14 – Ka Ntambule Naawe
Church Hymnal 395
14. Ka Ntambule Naawe… ~ O Let Me Walk With Thee…
1 of 3 verses
Kantambule naawe Yesu
Nga Enoka bwe yakola;
Ggwe onkwate ku
mu-kono,
Era oyo-gere nange,
Nebwemba sirabakkubo
Yesu- ka ntambule
naawe
2 of 3 verses
Siyinza kugendanzekka
Kibuyaga mungi- ddala;
Emitego gya Se-tani
Era n’ama-gye ge
gonna;
Nsaba Ggwe
obima-lewo,
Kale- ka ntambula
naawe.
3 of 3 verses
Bwe mbeera awamunaawe
Essanyu ly’ensi
si- kintu;
Ka ntambule n’obu-zira
Nga nkutte e-bendera yo
Olintuusa mu Sa-yuni,
Nga- ntambula wamu
naawe