13 – Yesu Wasubiza
Church Hymnal 395
13. Yesu Wasuubiza… ~ Jesus Thou Hast Promised…
1 of 3 verses
Yesu wasuubiza ffe
Abantu bo
Bwetubeer(a)
awamu,
oba kumpi nnyo;
Kigambo kakano
tukikkiriza,
Beera naffe wano
otusanyuse.
CHORUS:
Yesu jjangu mu
ffe,
Nga tuli wano;
(O)mukisa gwo
gu- -bee
mu kuku’ngana
2 of 3 verses
Bulijjo Mukama
obadde naffe,
Yonger(a) okubeera
awamu wano;
Gwe totuvangako,
tukwetaaga nnyo,
Ayi Yesu jjangu
tukulabeko.
3 of 3 verses
Yesu otuyambe
ffe nga tuyimba,
(E)nnyimba zaffe
zonna zikusanyuse.
(E)Ssuubi lyaffe
mu ggwe
lyeyongerenga,
Naffe tweyonger(e)
okukufaanana