110 – Waliwo Oluggi
110. Waliwo Oluggi Oluggule… ~ There is a Gate Ajar…
1 of 4 verses
Waliwo (o)luggi (o)luggule,
Omwo mwe ndabira nze,
Okwagala kwa Mukama,”
Okwamunfiiriza nze.—
Chorus:
Nga kwagala kunene nnyo,
Olwo lwaggulwa ku lwange?
Lwange, Lwange?—
Lwaggulwa ku lwange?
2 of 4 verses
Oluggi olwo lwa bonna,
(A)banoonya (o)bulokozi;
Abagagg(a) era nabaavu,
Lwa buli muntu yenna.—
3 of 4 verses
Tulwanyise omulabe oluggi
“lukyagguddwa,”
“Kkiriza (o)fune (e)ngule,”
Wesige (o)kwagala kwe.—
4 of 4 verses
Fenna bwe tulisomoka,
Nga tuwangudde ensi;
Ne tutikkirwa engule,”
Tunamuyimbiranga.—