11 – Bonna Basuute Mukama
11. Bonna Basuute Mukama… ~ O For a Thousand Tongues…
1 of 3 verses
Bonna basuute
Mukama
Erinnya lya Yesu
(e)ddungi,
Ye Kabaka
w’ekitiibwa,
Erinnya lya Yesu
(e)ddungi
CHORUS:
Lyebazibwenga,
lyebazibwenga,
Erinnya lya Yesu (e)ddungi
Lyebazibwenga,
lyebazibwenga,
Erinnya lya Yesu (e)ddungi.
2 of 3 verses
Yesu (O)mununuzi
yekka,
Erinnya lya Yesu
(e)ddungi,
Ye lye ssanyu
ly’omwonoonyi,
Erinnya lya Yesu
(e)ddungi.
3 of 3 verses
Yameny(a)
amaanyi
(a)g’ekibi,
Erinnya lya Yesu
(e)ddungi,
(O)musaayi ggwe
gutukuza, Erinnya
lya Yesu (e)ddungi