09 – Ggwe Eyanunula
S.D.A Hymnal 15
9. Ggwe Eyanunula… ~ My Maker and My King…
1 of 4 verses
Ggwe eyanunula
nebaza (e)kisa kyo,
Mu Ggwe mwe muli
(e)nsibuko
y’emikisa gyonna,
Mu Ggwe mwe muli
(e)nsibuko
y’emikisa gyonna,
2 of 4 verses
Nze ndi kitonde kyo Ggwe
(o)bulamu bwange,
Katonda wange, nsanidde
okukusutanga
Katonda wange, nsanidde
okukusutanga,
3 of 4 verses
Kale nakuwa ki
anti byonna bibyo?
Mpayo omutima
gwange, sadaaka
y’omwavu,
Mpayo omutima
gwange, sadaaka
y’omwavu,
4 of 4 verses
Nsaba ekisa kyo,
kinjijuze (a)maanyi
Okwagala kwange
kwonna kubeerenga
kukwo,
Okwagala kwange
kwonna kubeerenga
kukwo,