02 – Ka Tukusuute

2. Ka Tukusuute, Omulokozi Waffe… ~ We Praise Thee O God…

1 of 5 verses

Ka tukusuute,
(O)mulokozi waffe,
Gwe-yafa kakano
wagenda mu ggulu.

CHORUS
Aleruya, Tukusuuta,
Aleruya Yesu,
Aleruya, Tukusuuta,
Tuwonye nate.

2 of 5 verses

Ka tukusuute,
(O)Mwoyo
Mutukuvu
Gw’eyatulaga
Omulokozi waffe.

3 of 5 verses

Ka tukusuute,
Gw’Omwana
gw’endiga.
Gwe-yatukuza
ebibi byaffe byonna.

4 of 5 verses

Ka tukusuute,
Katonda (o)w’ekisa,
Gwe-yatununula
n’otutuusa gy’oli.

5 of 5 verses

Tuwonye nate,
Tujjuz(e) okwagala,
(O)mu-liro
gwakenga mu
myoyo gyaffe.

 

Back to top button