247 – Katumusuute Yesu
247. Katumusuute Yesu.… ~ Hail Him The King…
1 of 3 verses
Tegeeza amawanga g’omunsi,
Tegeeza wonna;
Obudde bunateera okukya;
Yesu alabike.
Chorus:
Kabaka(a) ow’ekitiibwa;
Eyattibwa ku lwaffe,
Teegeeza buli muntu,
Ajj(a) okufuga
2 of 3 verses
(A)mawanga mangi gali mu ntalo
Entiisa nnyingi;
(O)Bubonero buli wantu,
Bulag(a) okudda kwe.
3 of 3 verses
Abaana be muyimbe
N’essanyu;
N’okujaguza
Ba Mukisa abo abalinda,
Okudda kwa Yesu