19 – Ku Musalaba Yanfirira
Church Songs 300
19. Ku Musalaba Yanfirira… ~ Down At The Cross…
1 of 4 verses
Ku musalaba yanfirila,
Kwe yampera
obulokozi,
Omusaayi gwe,
gwe gunaaza
Yebaziibwenga,
CHORUS.
Nebaza Yesu,
yebazibwenga
Ku musalaba
yanfirira,
Yebazibwenga
2 of 4 verses
Newuunya nnyo bwe
yandokola,
Ye Mukama abeera mu
nze;
N’ansembeza ku
musalaba,
Yebaziibwenga,
3 of 4 verses
Ggwe ow’amaanyi
olokola,
Nsanyuka olw’okuba
mu Ggwe,
Era mu Ggwe mwe
ndokokera,
Webaziibwenga!
4 of 4 verses
Jjangu eri Yesu
(o)w’ekisa,
Waayo omutima gwo
leero;
Naaba mu mazzi gwe
owone,
Yebaziibwenga,