188 – Abeebakira Mu Yesu
188. Abebakira mu Yesu.… ~ Asleep In Jesus…
1 of 4 verses
Abebakira Mu Yesu;
Balizuukirira Essanyu
Blibeera mu mirembe,
Okufa nga kuwanguddwa
2 of 4 verses
Abeebakira mu Yesu,
Kwe lwebaka Okw’essuubi
(O)Kuwumuula kw’obwesige
Musuubi ery’omukisa
3 of 4 verses
Abeebakira mu Yesu,
Balizuukuka mu ssanyu
Tebalikwatibwa ntiisa
Ku kulabika kw Yesu
4 of 4 verses
Abeebakira mu Yesu
Banateera okuzuukuka
Ekkondere nga livuze
Balizuukir(a) obutafa