185 – Ggwe Okwagala Okunene

185. Ggwe Okwagala Okunene.… ~ O Perfect Love…

1 of 3 verses
Ggwe (o)kusukiridde;
Tufukamidde nga tukusaba;
Obaw(e) okwagala okutakoma
Abagole boogass(e) olwa leero

2 of 3 verses
Bawe obulamu obutuukiridde,
Obw’okwagala n’okukiriza
Bawe essubi Bagumiikirize
N’obwesige Obutatya kabi

2 of 3 verses
Baw(e) essanyu, Mu nnaku ey’ensi
Bawe emirembe, Mu buli mbeera
Enkya ennungi, Bagisuubirenga
Nti lumu olidd(a) okubanona”

Back to top button