196 – Bwalijja Mukama Waffe

196. Bwalijja Mukama Waffe.… ~ When He Cometh…

1 of 4 verses
Bwalijja Mukama waffe,
Okuwala gy’ali; Abaamulindiliranga,”
Abamwagala.

Chorus:
Ng(a) emmunyenye
ez’omubbanga, bwe zaaka waggulu,
N’abo bwe balibeera,
Abagaalwa be.

2 of 4 verses
Alikunganyiza w’ali, abaana be, bonna,
Abanyikira nnyo wano,
(O)kumufaanana.

3 of 4 verses
Abakopi n’abakulu, abaagala Yesu;
Baliweebw(a) empeera yaabwe,
Bwalikomawo.

4 of 4 verses
Abaana abamwagala,
Alibalokola; Ng(a) amayinja
(A)g’omuwendo,”
Omungi ennyo.

Exit mobile version