123 – Olw’okukiriza

123. Olw’okukkiriza Nnyiza Okulaba Ggwe.… ~ My Faith Looks Up to Thee…

1 of 4 verses
Olw’okukkiriza,
Nyinz(a) okulaba
Ggwe (O)mulokozi.
Wulira nga nsaba,
Ggyaw(o) ebibi byange,”
Okuva kakano mbeere wuwo

2 of 4 verses
Ekisa kyo Yesu,
Kimpa amaanyi go Ndiwangula.
Nga bwewanfiirira, Kkiriza
kye nkuwa Obulamu bwange
Bukozese.

3 of 4 verses
Onyambe, Mukama, olw’okutegeera (E)kigambo kyo;
(O)mwoyo w(o) annungamye
Nange nasomanga,
Ndyoke nkutegere Mu kitabo.

4 of 4 verses
Wano ndi mu kabi N’olw’ekyo sembera
Kumpi nange; (O)Nkwata ku mukono
Nnem(e) okukankana Ontwale ewuwo,”
Ng’okomyewo!

Back to top button