S.D.A Hymnal 373
228. Anoonya N’Ekisa.… ~ Seeking the Lost…
1 of 3 verses
Ayita n’ekisa ababula
Abawabira ku busozi,
“Mujje gyendi”
Bwatyo bw’abayita,
N’olwa leero Yesu ayita
1 of 3 verses
Chorus: ( with bass solo obligato)
Genda wala ku nsozi zonna (bass)
Genda wala ku nso-zi zo-nna
Komyawo A –bawaba Bonna (bass)
Komyawo abawaba bonna bonna
Mu kisibo ky’omulokozi (bass)
Mukisibo K’omulokozi waffe
Yesu Yafa Lu lwaboononyi (bass)
Yesu e yafa ku lw’abonoonyi
2 of 3 verses
Genda obanoonye,
Balage Yesu;
Abalwadde n’banafuye;
Baleete eri obulokozi
Mu bulamu obutaggwawo.
3 of 3 verses
Ka’ngende eri Yesu ampise,
Mugobererenga bulijjo
Nnyambe abanafu
n’abagudde
Mbalage Yesu Ye Ly’ekkubo