150 – Buli Kigambo Ekibi
150. Buli Kigambo Ekibi.… ~ Angry Words, Oh, Let Them Never…
1 of 3 verses
Buli kigambo ekibi
Mmwe temukyogeranga,
Ziyiza omutima gwo,”
Okuumeng(a) akamwa ko.
Chorus:
Mwagalanenga,
bw’agamba Yesu
Tugondere etteeka ekkulu:
Mwagalanenga,” bw’agamba Yesu”
Tugodere etteeka lye
2 of 3 verses
Okwagala kutukuvu
Omukwano mulungi
Empisa ey’obukyaayi
Ya- setani (o)mulabe.
3 of 3 verses
Ebigambo ky’obusungu,
Ne bwebyogerw(a) empola
Bizikiriza essanyu, Mu
nkolagana zaffe.