12 (a) Emirimu Tugireese
S.D.A Hymnal 73
12 (a). Emirimu Tugirese… ~ Again Our Earthly Cares We Leave…
1 of 4 verses
Emirimu tugirese
Ne tujja mu mpya zo;
Tube n’essanyu okujja
Er(i) Omulokozi.
.
2 of 4 verses
Omusumba Omukulu,
Lag(a) ekitiibwa kyo
Tuvunname mu
kkanisa,
Ffenna nga tusaba
3 of 4 verses
Ebire (e)bikubikkako,
Biggyewo Mukama;
Longoos(a) emitima
gyaffe,
Tufun(e) obubaka
4of 4 verses
Omutima omungonvu,
Gutuwe Mukama
Twakir(e) okuva mu
ggulu
Tukule mu Mwoyo