28 – Twalanga Erinnya Lya Yesu
S.D.A Hymnal 523
28. Twalanga Erinnya Lya Yesu… ~ Take The Name of Jesus…
1 of 4 verses
Twalang(a)
erinnya lya Yesu
gwe omwana
(o)w’ennaku.
Lireet(a) essanyu
n’eddembe,
Litwale buli
wodda.
CHORUS:
Nga ddungi, ddungi nnyo,
Ssuubi n’essanyu lyaffe;
Nga ddungi, ddungi nnyo,
Ssuubi n’essanyu lyaf
2 of 4 verses
Twalang(a)
erinnnya lya Yesu
Ng’engabo
ekukuuma,
(E)bikemo bwe
bikulumba
Kowooolang(a)
erinnya lye.
3 of 4 verses
Lya kitiibwa erinnya lye
Lisanyus(a)
mu mwoyo,
Nga atukutte mu ngalo
ze,
Ffe nga tumuyimbira.
4 of 4 verses
Tusinz(a) erinnya lya
Yesu
nga tuvunama w’ali;
Alitutikkir(a) engule,
(O)lugendo nga
luwedde.