26 – Katonda Tusibule

S.D.A Hymnal 33

26. Katonda Tusiibule Nno… ~ Lord Dismiss us With Thy Blessings…

1 of 4 verses

Katonda- Tu-siibule -nno,
Kkiriz(a) ettendo lyaffe:
Sonyiwa- bo-nn(a) abeene-nya,
Balyoke- ba-lokoke.
Tule-menga, Tu-le-menga,
O-ku-ny-iza (o)mwoyo gwo.

2 of 4 verses

Otubee-re- tuleme-nga
Okwesa-nyu-sa fekka;
Tukuza- e-ssanyu lya-ffe
Mu kuwu-mmu-la kwaffe.
Naa-we -beera, naa-we- beera
(E)ss-anyu- li-ngi- gye tuli.

3 of 4 verses

Ayi Kita-ffe- obakuu-me
Abata-li-dda nate;
(E)biro bya-bw(e)
e-by’okusi-ga
Bireet(e) o-ku-kungula.
A-ba-lidda, a-ba-lidda,
Ba-ko-le-nga -n’amaanyi.

Omuki-sa- gwa Kita-ffe,
N’ogw’Omwa-na- we Yesu.
N’ogw’omwo-yo (O)mutukuvu,
Gukke ku-myo-yo gyaffe;
Tu-be-nga wamu- n’e-ssanyu,
N’e-mi-re-mbe, Amina.

 

Back to top button