222 – K’angambe Yesu
222. Ka Ng’ambe Yesu… ~ I must Tell Jesus
1 of 3 verses
Ka ng’ambe Yesu
(E)bikemo byonna
(O)mugugu siguyinza nzekka;
Mu bizibu byanga anannyamba
Alabirira abantu be
Chorus:
Ka ng’ambe Yesu,
Ka ng’ambe Yesu
(O)mugugu si guyinza nzekka
Ka ng’ambe Yesu
Ka ng’ambe Yesu
Yesu y’annyambaYesu yekka!
2 of 3 verses
Ka ng’ambe Yesu
Emitawaana;
Mukama musaasiz(i) afaayo
Bwe mmutegeeza anadokola,
Emitawaana, agikomye
3 of 3 verses
Ensi ensikiriza n’ebibi
Nkemebwa mu mwoyo
Okwonoona;
Ka ng’ambe Yesu ,
Ddala anannyamba
Mbeere muwanguzi w’ensi eno