217 – Tunula Obe Mulamu
217. Tunula Obe Mulamu… ~ Life In a look
1 of 3 verses
Tunula ku musalaba owone
Yes(u) agamba Ntunuulira!
(O)Buggaga bw’ensi bwo temuli
Ndab(a) obuggaga mu musalaba
Chorus:
Tunul(a) o-be mulamu
Tunul(a) e-Gologoosa
(O)Bulokozi bwa buwa
Tunul(a) e-Gologoosa
2 of 3 verses
Bwennatunuulir(a)
Omulokozi N’alaba akmwenyumwenyu,
(E)Bizibu bw’ebijja nga bingi;
Nfuuna amaanyi mu musalaba
3 of 3 verses
Ka ngutunuulirenga bulijjo,
Nga nneesig(a) ekisuubizo;
Nti tewali aliwagulwa,
Eyesiga amaanyi g’eggulu