214 – Ndimulaba Kabaka

214. Ndimulaba Kabaka… ~ I Shall see the King

1 of 3 verses
Ndimulaba kabaka mu ggulu
Lumu nze ndimulaba
Nga ayimbirwa bamalayika
Mu nsi esinga eno

Chorus:
Ndimulaba, Mukitiibwa kye
Mbe bulijjo nga ntendereza;
Eyanfiirira, ku musalaba
Ndimulaba ka—baka

2 of 3 verses
Mu ns(i) ey’ennyimba,
Ey’ekitiibwa, Eteri kizikiza;
Ndifugir(a) eyo wamu nu Yesu,
Eyafa ku lwange nze

3 of 3 verses
Ndimulaba n’amaaso kabaka,
Nze ndimutendereza;
Ndiyimba ku kwagal(a) okwamussa
Ekisa kye kimala.

Back to top button