191 – Ka Mpumulirenga Wano

191. Ka Mpumulirenga Wano.… ~ Forever my Rest Shall be…

1 of 4 verses
Ka mpumulirenga wano,
okumpi ne Yesu,
Ensonga lye’suubi lyange,
Yesu yanfiirila.

2 of 4 verses
Omulokozi eyafa, ensulo
ennaaza; Okumalawo ekibi,
(O)nnaaza mu musaayi.

3 of 4 verses
Ntukuza mbeere owuwo,
si bigere byoka;
Naye naaza n’emikono,
(O)mutwe n’omutima.

4 of 4 verses
Saddaka yo musaayi gwo,
enoongosa nzenna;
Okuutusa lwe ndiraba,
gwenakiliz(a) oyo.

Back to top button