182 – Mu Nsi Ey’Obutangavu

182. Mu nsi Ey’obutangaavu.… ~ In the land of fadeless day…

1 of 4 verses
Mu nsi y’abanunule,
Yeri ekibuga;
Mukama kye yazimba,
eyo teri kiro

Chorus:
Katonda alisangula,
(A)Maziga gaffe gonna
Teri nnaku na kufa,
Era teri kiro
(Eyo teri nnaku kufa)

2 of 4 verses
Emilyango gya luulu,”
Mukibuga ekyo;
Enguudo zonna zaabu, eyo teri kiro.

3 of 4 verses
(E)nzigi teziggalwenga,
mukibuga ekyo; (O)bulamu
Tebuggawo eyo teri kiro.

4 of 4 verses
(E)njuba teyetaagibwaa,
mukibuga ekyo;
Yesu musana gwakyo,
eyoteri kiro.

Back to top button