160 – Abatukuvu Mulabe
160. Abatukuvu Mulabe.… ~ Watch Ye Saints…
1 of 5 verses
Abatukuvu mulabe
Eggulu nga likankana,
Ettabaza zamwe zake,
Mweteeketeeke Yes(u) ajja
Chorus:
Alijja! Ye-su ajja!–Ajja mu kitiibw(a) ekingi
Ng’omuwanguzi afuge,
Alijja Yesu ajja—
2 of 5 verses
(Laba ekisuubizo kye, (E)bibi
byo byasonyiyibwa,
Olindiriddwa engule,
Yanguwa buulira enjiri
3 of 5 verses
Obwakabaka buggwawo,
okudda kwe kusembera;
Bulliar ekisa ky(e) ekingi,
Ekondeere terinnavuga
4 of 5 verses
Amawanga gagafuwa,
(O)bwakabaka bwe
bwanguwa;
(O)Kubonaabona kukome,
Mwogere nti Yesu azze!
5 of 5 verses
(O)Mwononnnyi Yes(u)
akuyita, Kakaan(o)
akuwolereza ;
Jjangu nga tebunayita,
ayogere nti, “kiwedde”