146 – Sirika Sirika

146. Sirika, Sirika, Mukama Ajja.… ~ Tread Softly…

Sirika, Sirika,
Mu yeekalu ye,
Sirika Owulirize Mukama

Chorus:
Tambula mpola,
(Tambula mpola,mpola)
Mu watukuvuwe,
Tambula mpola, Tumusemberere”
(Tambula mpola,mpola)

2 of 4 verses
Sirika, Sirika, Mu Watukuvu,
Wuliriz(a) obubaka obwekisa:

3 of 4 verses
Twewombeke fenna
Nga tumusaba,
Tulyoke tulege ku birungi bye.

4 of 4 verses
Sirika, Sirika, (a)kuwe (e)kisakye,
Sirika olindirire Mukama.

Back to top button