144 – Ompise Yesu
144. Ompise, Yesu Mukama Wange.… ~ I Am Thine, O Lord…”
1 of 3 verses
Ompise, Yesu Mukama Wange,
N’eddoboozi (e)ry’ekisa;
Naye njagala okusembera,
Kumpi nnyo naawe, gy’oli!
Chorus:
Onsembe- ze,
kumpi kumpi nnyo
Nsembeza gy’oli Yesu;
Onsembe-ze, kumpi, kumpi nnyo—
Awo kumusalaba.
2 of 3 verses
Fuka omwoyo wo ow’ekisa
Ku nze nkuwerezenga;
(O)mutima gwange gubeera ku
Ggwe, nkwagalenga
Ggwe wekka.
3 of 3 verses
Okwagala kwo kwa buziba nnyo,
Ndikutegeera ntuuse;
Kutumbira waggulu ewala,”
Gye siyinza kulaba.