120 – Awo Ku Musalaba
120. Awo Ku Musalaba.… ~ Jesus, Keep Me Near the Cross…
1 of 4 verses
Awo ku musalaba,
Awali amazzi Aganaza ebbi,
W’oba onkuumira.
Chorus:
Ku musaalaba gwe,
kwe nenyumiriza,
(O)Kutuusa nga mpumudde,
Mu ggulu ewaffe
2 of 4 verses
Okwo nze omunaku
Kwe nsanga eddembe;
Omusana gwa Yesu,
Ne gunjakira nze.
3 of 4 verses
Kwe nsanga Yesu wange,
Ne yeeraga gyendi;
Nga ampa amaanyi ge
Gabeerenga mu nze.
4 of 4 verses
Awo we nnaberanga
Nga nesiga Yesu;
Alyoke annongose
Ye antuuse gy’ali.