118 – Nakyama Okuva Ku Yesu
118. Nakyama Okuva ku Yesu… ~ I’ve Wondered Far Away…
1 of 4 verses
Nakyam(a) okuva ku Yesu,
Nkomawo eka.
(E)bibi byange binkoyeza,”
Nkomawo eka.
Chorus
Nkomawo,
Nkomawo; Sikyabungeeta,
Nkwata mu mikono gyo,
Nkomawo eka
2 of 4 verses
(E)biro bingi nga nnyonona,
nkomawo eka;
Nakuwadde nnyo (O)lw’ebibi”
Nkomawo eka.
3 of 4 verses
Yesu nkoy(e) okubungenta,
Nkomawo eka;
(O)Kwagala kw kwe nneesiga”
Nkomawo eka.
4 of 4 verses
Musaayi gwo gweneetaaga
Nkomawo eka
Ntukuza nsing(e) omuzira
Nkomawo eka