70 – Ffe Abagala Yesu
S.D.A Hymnal 422
70. Ffe Abagala Yesu.… ~ Come, We that Love the Lord…
1 of 4 verses
Ff(e) abagala
Yesu Ka tulage (e)ssanyu!
“Leka tuyimb(e) oluyimba,
Leka tuyimb(e) oluyimba;”
“Kuba tusanyuse, kuba tusanyuse.”
Chorus
Tugenda Sayuni, (E)kibuga ekirungi e-nnyo,
Tuluubirira Sayuni, (E)kibuga kya Ka-tonda.
2 of 4 verses
“Musirike mwenna Abatatya Yesu; Naye abaana ba Yesu,”
Naye abanna ba Yesu, Bayimbe n’essanyu, bayimbe n’essanyu.
3 of 4 verses
Mangu ajja kujja (O)kututwal(a) ewuwe Eyo yeri ekifo kyo,
Eyo yeri akifo kyo; Waggulu mu ggulu, Waggulu mu ggulu.
4 of 4 verses
Tuyimbe n’essanyu (A)maziga gaggwewo.
Kakano tugenda eyo, Kakano tugenda eyo.
Eyo mu maka ge, Eyo mu maka ge.