66 – Zuukuka Ggwe Mwoyo
S.D.A Hymnal 611
66. Zukuka Gwe Mwoyo Gwange… ~ Awake My Soul!…
1 of 4 verses
Zukuka ggwe mwoyo gwange,
Leeta amaanyi go;- Engule
Yesu gy’atuwa Yetaaga kwewaayo.
2 of 4 verses
Ddoboozi ly(a) mununuzi
Ngayita (a)baana be;-
Ye mugabi w’ebirabo
Eri ggwe ne bonna.
3 of 4 verses
Abajulirwa bangi nnyo
Balaba by’okola.-
Byonna eby’edda bireke
Ogende mu maaso.
4 of 4 verses
Yesu Omwanjuzi waffe
Mu lugendo luno-
“Tuwe mu Ggwe, tuwangule,”
Tutuuke mu Ggulu.