54 – Ontegeeze Ebya Yesu
S.D.A Hymnal 245
54. Ontegeeze ebya Yesu… ~ More About Jesus…
Ontegeeze ebya Yesu,
ondage okwagala kwe,
Yesu mulokozi wange,
Yayagala n’anfirira.
Chorus:
Yogera ku Yesu,
Yogera ku Yesu,
Yogera ku kwagala kwe,
Yes(u) Omulokozi wange
2 of 4 verses
Ontegeeze ebya Yesu,
Ondage ye byayagala
Era onjigirizenga,
Okukola obulungi.
3 of 4 verses
Ontegeeze ebya Yesu,
Era leka nze mpulire,
Okusuubiza kwe kwona,
Kw’alina mi kitabo kye.
4 of 4 verses
Ontegeeze ebya Yesu,
Kakano ali ludda wa?
Obwakabaka bwe bujje,
(O)Mulangira w’emirembe.