47 – Balina Omukisa
S.D.A Hymnal 350
47. Balina Omukisa… ~ Blest Be The Tie That Binds…
1 of 4 verses
Bali-na (o)-mu-kisa
Aba-sibwa (a)-wamu
Okwe-gatta- ne Mu-kamalye’ssa-nyu ly’eggulu!
2 of 4 verses
Mu maa-so g’e-ntebe
Tusabil(a) a-baffe:
(A)mazi-ga, n’o-kutya- kwaffe.Byonna- tule-k(a) awo.
3 of 4 verses
Bali-na (o)mu-kisa
Abo -(a)bakk-iriza
Oku-suubi-za kwa -Yesu,Abo- bamwe-siga.
4 of 4 verses
Bwe twa-wuka-na ffe,
Tulu-mwa mu- mwoyo;
Naye- tusuu-bira- nateOku-laba-gana.