89 – Yesu Mukama Wulira
S.D.A Hymnal 39
89. Yesu Mukama Wulira.… ~ Lord, in the Morning…
1 of 4 verses
Yesu buli nkya wulira,
Okusaba kwange.
Nze kwe nsaba mu linnya lyo,
Nga nkowoola gy’oli.
2 of 4 verses
Katond(a) oli Mutukuvu,
Okyawa obubi!
Nze nsembera mu maaso go,
Lwa kusasira kwo
3 of 4 verses
Omwoyo wo annu’ngamye,
Mu mpenda zo zonna
Longosa buli kye nkola,
Era kye ndowooza.
4 of 4 verses
Bonn(a) abatya erinnya lyo,
Olibawanguza,
Mukama Ggwe ngabo yaffe,
Ggwe bwesige bwaffe.