87 – Nga Kya Ssanyu Ku Sabbiiti
87. Nga Kya Ssanyu Ku Sabbiti.… ~ How Sweet Upon This Sacred Day…
1 of 4 verses
Nga kya ssanyu ku Sabbiti
(O)lunak(u) olulonde
Eby’ensi okubizz(a)
eri Tulowooze Yesu.
2 of 4 verses
Kya ssanyu (o)kusaba leero,
(E)bibi byaffe byonna
Yesu abitusonyiwe
Olw’omusayi gwe.
3 of 4 verses
Ayogera (e)by’emirembe,
Ye Mukama mwene;
Munakuwalir(e) ebibi,
Mbatwale mu ggulu
4 of 4 verses
Okuggibwako ebibi, Twetaaga
maanyi go;
Ggwe omanyi
eby’omunda(E)kisa kyo kimala