83 – Tuba N’Essanyu
83. Tuba N’essanyu Mu Mwoyo.… ~ Sweet Sabbath School…
1 of 3 verses
Tuba n’essanyu mu- mwo-yo,
Erisinga lyo-nna,
Ku lunaku lwa Sa-bbi-ti
Nga tusinza Yesu.
Chorus:
Sabbiti ya Yesu.
Lunaku lwa ssanyu!
Ku lunaku lwa Sabbiti
Tusinza Mukama.
2 of 3 verses
Endwadde z’omwoyo- zo-nna.
Kwe ziwonyeze-bwa,
Omwo mwe nnonya e-ssanyu
N’eddembe ly’omwoyo.
3 of 3 verses
Mbeera ne Mukama- wa-nge.
Ng’ampita n’eki-sa,
Ye n’ampa okumwa-ga-la.
N’omutima gwange.