82 – Olunaku Olw’essanyu
S.D.A Hymnal 383
82. Olunaku Olw’essanyu .… ~ O Day of Rest And Gladness…
1 of 3 verses
O-lunaku- lw’e-ssanyu,
E-ra n’emi-re-mbe.
Lu-malawo- e-nnaku,
O-lulungi- e-nnyo.
Ku lwo abantu bonna,
Bakuvu-nnamire,
Bayimbe ‘Mutukuvu’
Katond(a) a-ta-ggwawo
2 of 3 verses
Lwe- lunak(u) o-lu-londe,
Mu- maaso ga -Yesu;
Ng’e-nnimiro- e-nnungi;
O-muli a-ma-zzi.
Agawonya ennyonta,
Mu nsi e-koyesa,
Ng(a) abali ku Pisuga;
Tulaba ka-na-ni.
3 of 3 verses
(E)kiwummulo kye kino,
Kwe- tusanyu-kira,
O-lw’okwaga-la -Yesu,
Tu-lengera -gy’ali;Tuweebwa emikisa
Ku luna-ku luno
Lumu tuliwummula,
Mu maka- ge –ga-li