S.D.A Hymnal 605
67. Wekuume Bulijjo.… ~ “My Soul, Be on Thy Guard…”
1 of 3 verses
We-kuume bulijjo,
Abalabe bangi,
E-ggye liku’ngana mbiro,
Okukulwanyisa.
Tunula osabe,
2 of 3 verses
(O)lutalo lukyali,
Dda-mu amaanyi bulijjo,
Ng’osaba Katonda.
3 of 3 verses
“Ga-kyali mabaga,”
Toleka kulwana,
O-lutalo lwo lukome,
Ng’ofunye engule.