65 – Kale eggye Lya Yesu

S.D.A Hymnal 612

65. Kale Ggye Lya Yesu, Mugolokoke.… ~ Onward, Christian Soldiers!…

1 of 4 verses

“Kale ggye lya Ye-su, Mugolokoke, Mulabe Mukama akulembedde;”
Mu balabe ba-ngi Yesu mugabe; Mukam(a) atuyi-ta;-
tugende naye.

Chorus:
“Kale ggye lya Ye- – su,- Mugolokoke, Mulabe Mukama”
Akulembedde.

2 of 4 verses
“Tugende mu maa-so,”
ng’abalwanyi be;
“Tusinge Setani n’amagezi ge Tukkirize Ye-su ye ngabo yaffe,
N’ekitala kya-ffe- kye Kigambo”
kye.

3 of 4 verses

“Erinnya lya Ye-su bwe liwulirwa,”
(A)baddu ba Setani
bakankana nnyo;
“Mmwe mugum(e) emyo-yo,”
“aboluganda,”
Mu Mukama wa-ffe-
tuliwangula.

4 of 4 verses
“Mu bayite ba-ngi bagende naffe, Balyoke babeere abasajja be; Kal(e) abolug-anda,”
“tugum(e) emyoyo,”
Omugabe wa-ffe -ye wa maanyi
nnyo

Exit mobile version