S.D.A Hymnal 341
63. Bwendowooza Omusalaba… ~ When I survey The Wondrous Cross…
1 of 5 verses
Bwendowooza
omusalaba Mukama ggwe
yaffirako (O)bugagga bwonna obw’ensi
Mbulaba nga tebuliimu
2 of 5 verses
Bwe ndaba
amazzi n’omusaayi Ebyava mu mbiriizi
ze Nentegeera okusasira N’okwagala kwe
bwe kuli
3 of 5 verses
Yesu Mukama
“onkuume, Neme”
okwenyunirizanga
Kino kyokka kinsanyuse Wanjagala
n’onfiirira
4 of 5 verses
Singa mbadde
n’ensi zonna Nenziwaayo Yesu
Gy’oli; Zonna tezandisasudde (E)bbanja lyange
eryenkan(a) awo
5 of 5 verses
Naye ky’oyagala
“leero , Era kye ndeese nze eri ggwe kwe kwagala
kwange kwonna Nkuweereze”
nkusanyuse