S.D.A Hymnal 256 (2nd Tune) 4
62. Nkwesiga Yesu Mukama.… ~ “I Am Trusting Thee, Lord” Jesus…
1 of 4 verses
“Nkwesiga Yesu Mukama,”
Nkwesiga wekka; Lab(a) o-mpadd(e) Obulo-kozi bwa buwa..
2 of 4 verses
Nkwesig(a) ebibi ebingi
Okunziyako;
Nkuvu-namidde Mu-kama Muddu wo..
3 of 4 verses
Nkwesig(a) okunnongosanga N’omusayi gwo; Nakwe-sigang(a)
Emi-sana n’ekiro.
4 of 4 verses
Nkwesiga okunnu’ngamya
Gye ’ngenda yonna; Buli-jjo nawuli-ranga Ggwe wekka.