61 – Nina Omukwano Gwange

S.D.A Hymnal 456

61. Nina Mukwano Gwange Omulingi.… ~ I Have a Friend So

1 of 4 verses

“Nina mukwano gwange, Omulungi ennyo,
Ye Yesu anjagala (e)nnyo,”
“Era omwesigwa; Njagala mbeerenga naye,”
“Ng’ali kumpi nange, Mbeera wamu ne”
“Yesu,” Ng’ali mu nze.

2 of 4 verses

“Era bwe mba nga nkooye,”
“Kuba ye amanyi, Ampita okusembera, N’ampa amaanyi ge;”
Ye antwala mu kkubo “lye,”
(O)musana gwe “gwaka, Mbeera wamu ne”
“Yesu,” Ng’ali mu nze.

3 of 4 verses

“Mmulag(a) essanyu lyange, Awamu n’ennaku,
Mulaga ne bye njagala, N’ebinnyiza byonna;”
“Andaga ebinsanira, A’ngamba ngezeko
Nyumya wamu ne Yesu,”
Ngali mu nze.

4 of 4 verses

“Amanyi nga njagala,”
“(O)kubuulira (e)njiri, Andaga bwe mba njogera”
ebyo ebiyamba; Eby’ekisa kye ekingi (e)kyamuleet(a)
“okufa; Tukola fembi Yesu,”
ng’ali nange.

Exit mobile version