46 – Bwe Ntuula Awali Ebigere

S.D.A Hymnal 618

46. Bwe Ntuula Awali Ebigere… ~ Sitting At the Feet of Jesus…

1 of 3 verses

Bwe ntuul(a) awali
(e)bigere
Bya Yesu, ansanyusa;
Njagala okuba naye,
mpulira (e)bigambo bye.
Bwe mbeera awamu
naye,
Ndowooz(a) ebikolwa
bye
Okwagala kw(e)
okunene,

2 of 3 verses

Awali ebigere bye,
Kye kifo
ky’omwonoonyi
We nsiza, ebibi byange,
Era we mpummulira.
Awali ebigere bye
nfuk(a) okusaba
kwange
Era olw’ekisa kye ye
n’ampa okuwumula

3 of 3 verses

Yesu ompe omukisa
Nga nkyali mu maaso go;
Ntunulira n’ekisa kyo,
Ondage amaaso go;
Ompe omutima gwo
Ggwe,
Mbe mutukuvu nga
Ggwe;
Nerage nga ndi mwana
wo,
Ggwe (a)mpa obutukuvu.

 

Exit mobile version