37 – Okwagala Kwo Ggwe

S.D.A Hymnal 191

37. Okwagala Kwo, Ggwe… ~ Love Devine, All Loves Excelling…

1 of 4 verses

(O)kwagala kwo Ggwe Mu-kama,
Kusinga (e)sannyu lyo-nna:
Wekolere mu ffe (e)-weema
(O)tufukeko (e)kisa kyo.
Ggwe kwagala (o)kulo-ngofu,
Yesu Ggwe (o)musaasi-zi;
(O)bulokozi tubwe-taaga
Wony(a) obunafu bwa-ffe.

2 of 4 verses

Tussize (O)mwoyo wo -leero,
malawo (e)mitawa-na.
Tuyambe fenna tubeere
Abasikira (e)bi-ngi.
Ggwe Alufa ne Omega
Otuwony(e) okwonoo-na!
Tunyweze mu kukkiriza,
Otutuuse mu (e)ddembe.

3 of 4 verses

Ayi Ggwe Ayinza- Byonna,
Ekisa kyo kitu-we;
Jjangu Siir(o) obeere- mu ffe
Era totuvaanga-ko
Tunayimbang(a) ette-ndo lyo
Tunakuweereza-nga,
Nga bwe bakola mu- ggulu
Tunakusuutanga -Ggwe.

4 of 4 verses

Tutonde fenna o-buggya
Nga tetuliiko bba-la;
Era (o)bulokozi- bwonna
(O)kutuukirira kwo-nna.
Okuyita mu ki-tiibwa
Tweyongere mu maa-so
Okutuusa lwe tuli-ba
N’engule mu maaso- go.

 

Back to top button