32 – Nsanyulira Nnyo Okuyimba
S.D.A Hymnal 638
32. Nsanyukira Nnyo Okuyimba… ~ I Have a Song I love to Sing…
1 of 4 verses
Nsanyukira- nnyo (o)kuyimba
Eby’obulokozi;
Ku Kabaka wange Yesu
Eyanunula nze.
CHORUS:
E-yanunula nze,
E-yanunula nze,
Oyo lye essanyu lyange;
E-yanunula nze.
Nsanyuka olw’erinnya lye.
2 of 4 verses
Nnina Yesu- a-mpa byonna
Eyanunula nze;
Nsanyuk(a) o-ku-muweereza,
Eyanunula nze.
3 of 4 verses
Ye Mujulirw(a) o-mwesigwa
Eyanunula nze;
Leero sikya-li-ko kye ntya
Yanunula Oyo.
4 of 4 verses
Antegeke-dde- amaka
Eyanunula nze;
Mwe nabeera-nga- bulijjo
Eyanunula nze.