S.D.A Hymnal 529
31. Ka Nnyimbe ku Kwagala… ~ I will Sing of Jesus’ Love…
1 of 4 verses
Ka nnyimbe ku kwagala
Kwa Yesu (e)yanjagala;
Eyava nmu ggulu lye,
Okufa ku lwange nze!
CHORUS:
Ka nyimb(e) okwa-gala kwe,
Nakute-nde-rezanga,
Eyatti-bwa ku lwange,
Nebaza ekisa kye.
2 of 4 verses
Yesu ye yanjagala
Nze nga si-namwagala;
Nga sinna-mukowoola,
Ye yasook(a) okunoonya.
3 of 4 verses
Okwaga-la kwo Yesu
Tekute-gerekeka;
Nz(e) ata-lina kalungi
Lwaki wanjagala nze?
4 of 4 verses
Yesu ye-raga gyendi,
Siyinza kumugaana
Okwaga-la kwe gyendi
Nange kumpaliriza .