249 – Omusalaba Ly’ekkubo

249. Omusalaba Lye Ekkubo.… ~ The way of the cross leads …

1 of 3 verses

(O)musalaba lye kkub(o)
Erintwala eka,
Tewali kkubo ddala
Siyinza nze kutuuka mu ggulu
Bwensubwa omusalaba

Chorus:

(O)musalaba lye kkubo( lye kkubo)
Eritutuusa eka (eka);
Kinsanyusa nga ntambula ng’enda
(O)musalaba lye kkubo

2 of 3 verses

Lye kkubo omuli omusaaayi
ggwe
Mukama mweyayita;
Singa mpit(a) omwo
Ntuuka mu ggulu,
Mberenga wamu ne Yesu.

3 of 3 verses

Ekkubo ly’ensi leero nze
ndikyakye,
Sitambulire mu lyo;
Yesu ampita tugende eka
Annindiridde ku luggi.

Exit mobile version