181 – Ndibeera Ku Mugga
181. Ndibeera Ku Mugga.… ~ We’ll Tarry By The Living Waters…
1 of 3 verses
Ndibeera ku mugg(a) omulamu,
Ensul(o) ey’obuwa;
Eyo Yesu Gy’atulinze ffe,
Okutwaniriza
Chorus:
Tulibeera ku mugga o-gwo,
(tulibeera ku mugg(a) ogw’omuggulu;
Ogw’amazzi agaw(a) obulamu
Ogw’amazzi amala-mu
Tubeere ku mugga o-gwo,
Ensul(o) ey’obulamu”
(Tubeere ku mugg(a) ogwo bulijjo)
2 of 3 verses
Abakooye Olw’olugendo, tuliwummulako
Ku mazzi agamasamasa
Agaleet(a) essanyu
3 of 3 verses
Yesu ge mazzi amalamu,
Nnywa oddem(u) amaanyi
Jjang(u) ofune obulokozi,
Owon(e) ennyonta yo.