240 – Katonda Musumba
240. Katonda Musumba.… ~ The Lord’s My Shepard…
1 OF 5 VERSES
Katonda
Musumba
wange,
Era ye andiisa;
Nze ndi wuwe
naye wange
Byonn(a)
ebyange bibye.
2 of 5 verses
Andiisa omuddo
(o)mulungi,
Nzikuta, mpummula;
Awal(i) emigg(a)
emirungi
Anywesa lwa Kisa
3 of 5 verses
Bwe nkyama ye
ankomyawo,
N’ang’umya
omwoyo;
So si lwa
bulungi bwange,
Lwa linnya lye
lyokka
4 of 5 verses
Mu kiwonvu
eky’okufa,
Ndiyita nga siyta;
Olugga lwe
n’omuggo ggwe,
Bye binankuumanga
5 of 5 verses
(O)Kwagala kwe
okulungi’
Kunaabanga
nange;
N’okutendereza
kwange,
Kwo tekulikoma.