24 – Erinnya Lya Yesu
S.D.A Hymnal 150
24. Erinnya Lya Yesu Ddungi… ~ How Sweet the Name of Jesus Sounds…
1 of 5 verses
Erinnya lya
Yesu ddungi
Eri akkiriza!
Lisangul(a)
amaziga ge,
Limalamu
(o)kutya.
Litereza
n’omwoyo gwe,
Linyig(a)
ebiwundu;
Ye mmere
y’omuyal(a), era
Liwummuz(a)
akooye.
2 of 5 verses
3 of 5 verses
Erinnya
egganzi,
lwe lwazi
Bwe bwekweko
bwange,
Lye ggwanik(a)
eritaggwamu
(E)kisa
(e)kirokola
4 of 5 verses
Yesu Omusumba
wange,
Ggwe kabaka wange
Ggwe bulamu
bwange bwonna,
Kkiriz(a) ettendo lyo
5 of 5 verses
Ndi munafu mu
mutima,
N’ebyo
byendowooza;
Bwenkulaba
Ggwe nga bwo’oli,
Nkutendereza nnyo