237. Tulina Obubaka ~ We’ve a story to tell to the …
1 of 4 verses
Tulina obubak(a) eri,
Amawanga
Obunakyusa emitima,
Obw’amazima n’ekisa
Bwaddembe bwa musana
Bwa Mirembe bwa suubi.
Chorus:
Enkya ennungi ejja kunsi,
Omusana gweyongera,
(O)Bwakabaka bwa Yesu bujje
Obw’essanyu ne ddembe
2 of 4 verses
Tulina Oluyimba eri amawanga,
(O)Lubasitul(a) emitima;
Oluwangula ekibi
Olunagyaw(o) entalo.
3 of 4 verses
Tulina obubaka eri amawang ,
Nti Kabak(a) ow’omuggulu,
Yatuwerez(a) omwana we,
Atulag(e) okwagala
Kwagala kw Katonda.
4 of 4 verses
Katulag(e) ensi Omulokozi
(E)Yabonabona ku lwaffe;
Abantu bonna (a)b’omunsi,
Badde er(i) amazima
Badde eri Katonda