S.D.A Hymnal 154
23. Yesu Gw’oli Ssanyu Lyaffe… ~ Jesus Thou Joy of Loving Hearts…
1 of 5 verses
Yesu gw’oli ssanyu lyaffe,
Gw’oli –mu-sa-na gw’a-bantu;
Twalek(a) eby’omunsi muno.Ne tusanyu-kira- mu- Ggwe.
2 of 5 verses
(A)mazima go tegakyuka,
Olo-ko-l(a) aba-kwe-siga;
Abakunoonya besiima,Abakula-ba –ba-kku-ta.
3 of 5 verses
Ggwe omugati gw’obulamu.
Twetta-nir(a) o-kulii-sibwa;
Tunywa mu Ggw(e)
Ensulo enamuOtuwony(a) e-nnyonta-ya-ffe.
4 of 5 verses
Wonna tukyukira gy’oli,
Gw’oli- ki-wu-mmulo- kyaffe;
Bw’otusiima tusanyuka,Bw’obeera na-ffe tu-la-ma.
5 of 5 verses
Jjang(u) otubeesebeese ffe,
Tule-m(e) o-ku-bulu-buuta;
(E)Kizikiza (e)ky’ensi gobaOtwakiz(e) 0-musa-na- gwo